Warning: include_once(../analyticstracking.php): failed to open stream: No such file or directory in /hermes/bosnacweb09/bosnacweb09ay/b2512/ipw.pro-vism/public_html/InternationalWebsite/luganda/destination/theme-header.php on line 47

Warning: include_once(): Failed opening '../analyticstracking.php' for inclusion (include_path='.:/usr/share/php') in /hermes/bosnacweb09/bosnacweb09ay/b2512/ipw.pro-vism/public_html/InternationalWebsite/luganda/destination/theme-header.php on line 47
 

Ekya Wakati ­- Empapula z'abiyizi

Ekya Wakati ­- Empapula z'abiyizi

Empampula zino zijjudde obulimu bwa buli ssomo lya VBS mu maaso n'emabega waazo. Ekyangu (ab'emyaka 7-9).

Ku ludda lumu olw’olupapula kuliko akakunizo k’okuzuula ebigambo, akazannyo k’okuzannya ne mukwano gwo, oba eky’okusiiga omuli ebintu ebikwekeddwa (okusinziira ku myaka gy’abayizi). Ku ludda olwokubiri kuliko kye tuyita “maze”, eby’okusiiga nga kw’otadde n’ekikomo byonna wamu! Bwe mumaliriza obulimu buno, olupapula luzinge olusibe ku mukono gw’omwana ng’ekikomo omwana ky’anatwala awaka okumujjukiza olunyiriri.