e-Books - Training materials
One of our passions is vision and training for teachers. That’s why we produce training materials yearly for children’s ministry.
As with all our materials, download these for free and print as many copies as you want.
Ebigendererwa By’okusomesa
Ensomesa yaff e erina kuvugibwa kigendererwa kyaff e.
Nina kigendererwa ki mu kubeera omusomesa? Bwe mba mmalirizza okusomesa kiki kye mba njagala okuba nga ntuuseeko?
Bwe tumala okumanya ekigendererwa kyaff e, tulina okukyusa mu nkola yaff e tusobole okutuuka ku kigendererwa ekyo.
Okulabikirwa ku busumba bw'abaana
Lunaku lumu nze ne baze Dwight nga tuli kulugendo lwe mmotoka oluwanvu, Mukama Katonda yatuwa okubikkulirwa ku bukulu bw’obusumba bw’abaana abato. Twali tukubaganya ebirowoozo ku ntegeka z’obusumba nga bwe tusaba fembi, Katonda n’alyoka ampa okulabikirwa.
Okulabikirwa Omulwanyi Situka
Enfuufu yali enkuba mu kyenyi nga bwe tuvuga ku kkubo lye nnali mmanyidde nga tugenda eri ebyaalo bye twali twakolamu obuminsani emyaka egyayita mu Sonora. El Diamante, Caborca, San Felipe, El Ultimo Esfuerzo... olukalala lw’ebyaalo bye twali tukozeemu lwali luwanvu. Nalina essanyu lingi okubuuza ku bantu n’okuddamu okubatunulako mu byenyi. Kiki ekyali kiyinza okuba nga kikyuse?
“God has work each of us. Some He sends to the infantry and some to the army. We need teachers called to children’s ministry who will take their work seriously. We need leaders who are climbing the internal ladder so that they can, in turn, teach their students to do the same. We all need to climb a ladder – the RIGHT ladder." - Kristina Krauss, founder of Children are Important ministry.
This book is easy to read and easy to apply to your life. Don’t forget to complete the worksheet in the last chapter and write down your steps while climbing up the ranks.
Read this book for FREE in English or Download the English PDF (6.6 MB)
Leer este libro GRATIS en Español o Descargar el PDF en Español (1.7 MB)